bamuteeberezza okusobya ku baana 2 ne bookya enju ye
ABATUUZE bavudde mu mbeera ne balumba amaka g’omuvubuka agambibwa okusobya ku baana babiri ne bagateekera omuliro n’ebisolo by’abadde alunda ne babitwala.
Bino bibadde Luteete A mu muluka gwe Wampeewo mu Kasangati
NewVision Reporter