Bp. Kazimba asabye gavumenti enoonyereze ku baawambibwa
Kazimba yasinzidde ku Lutikko e Nakasero bwe yabadde awa obubaka bwe obw’Amazuukira n’agamba nti kizzaamu amaanyi bwe wabaawo abatandise okuzuulibwa.
Kazimba era yakyukidde abo abagufudde omuze okusobya
NewVision Reporter