Amyuka RDC wa disituikiti y’e Tororo, Yahaya Were alabudde Bannayuganda obutaddiriza mu mateeka agassibwawo minisitule y’eby’obulamu okwewala okuzzibwa ku muggalo
Were okwogera bino yasinzidde ku kyalo Nakabago ekisangibwa mu disitulikiti y’e Mukono ku mukolo ogwategekeddwa kansala Bitamisi Muteresa ku Lwomukaaga ogw’okwebaza omutonzi, n’ategeeza ng’omuwendo gw’abantu abalina
					
						
 NewVision Reporter